spot_img
Thursday, March 23, 2023
spot_imgspot_img
HomeMusic DownloadTulonde - Bobi Wine Lyrics

Tulonde – Bobi Wine Lyrics

Ganja people,

35 years of gun rule is about to come to an end

Remember it is your vote that is going to deliver you the change that you so badly need

This one a clarion call to everybody above 18 and registered to vote

Okuva mu November batusalako, Batulumba na ku nomination

Aba special force, military ne police bona bagira mu zi formation

Olwo netutandika olugendo oluwanvu nga lwa teargas na masasi

Ffena nga generation nga tuli ku mission ya kununula our nation

Ooooh… What a shame?

Electoral commission don’t treat us the same

Why others campaign?

The opposition in jail they detain

Many comrades in are dead

Nubian, many others in jail ……YO

Kati munange aly’eyo

Okumalawo bino olina kulonda, Nga 14

Ffena tugendeeee….

Bana Uganda Tulonde

Jukiza munoowo (nti one day ….egwanga lyaffe likyuke) REMEMBER DAT

(Tugende….. bana Uganda Tulonde)

Mubagambe abeeyo (one day ….egwanga lyaffe likyuke)

Kati bano bayidde

Ffena bwetulonda babeera bawedde…..aaayi

Kuba nze bulijempita

abaana ba Uganda bona bessunga…. Aaaayai

Bagamba nti kyebalinda

Amaaso magule era bona babuuka

Anyway, Omusana kagwaake

Umbrella weeri tulumbee…..

Enkuba ketonye…. Yo Umbrella weeri TULONDE …eeeeh

Kati gwe TIKINGA

Umbrella bwojiraba TIKINGA

Nkugambye TIKINGA

Manvuuli bwojiraba tosuula…..aaaayi

Bana Uganda banange mwena ye Nze Kyagulanyi Sentamu Bobi Wine, Njagala okutuusa Okwebaza eli mwena eli Obuwagizi N’omukwano Gwe mutuwadde mu campaign troll eno gyetubaddemu ebangalino ly’ona wakati mubuzibu obwamanyi.

Njagala okubajukiza omulundi ogusembayo mwena ba Ssebo ne Ba Nyabo nti ku lw’okuna luno nga 14 guno Omwezi gwe mukisa gwe tuyina okusalawo ebiseera bya Uganda ebyo maaso. Kuno okulonda kwetugendamu kwa byafaayo kubanga Akalulu ketugendamu okusuula kekatutwala mu Uganda Empya.

Mbajukiza mwena era mbasaba mujukize banamwe. Abakadde mubayambe bagende balonde, abalwadde mubayambe bagende balonde,  N’emikwano gyo gyona gyijukize gyigende gyilonde kuba guno gwe mukisa gwe tuyina okwetaasa kubufuzi obwa Musibira Mubwa, guno gwemukisa gwetuyina okujawo obufuzi obwanakyemalira okuyingira mu Uganda Empya.

This is a clarion call to all fellow Ugandans, all of you that registered to vote REMEMBER the 14th of January this Thursday is the deciding time; this is the opportunity that we have to usher in a New Uganda, this an election that is historical and revolutionary. So am reminding all of you fellow Ugandans to turn up in large, large numbers and vote and make sure you protect your vote because this is history in making. Let us all come out and cast our vote.

We are non-violent but we are democratic, we are many and if we come out in large numbers and vote we can be able to redefine the future of our country.

Remember bw’ogenda okulonda LONDA Manvuuli kekabonero ketuyimiriddeko

Remember when you go to VOTE choose the symbol of the UMBRELLA and you will be choosing Liberation, you will be choosing Freedom.

OUTRO

(Tugende, Bana Uganda Tulonde)

Jukiza Munooowo

(one day ….egwanga lyaffe likyuke)

Remember dat

(Tugende, Bana Uganda Tulonde)

bagambe abeeyo…

(one day ….egwanga lyaffe likyuke)

Watch below:

https://youtu.be/OGWrSU14tPo

Sean Musa Carter
Sean Musa Carterhttps://www.seanmusacarter.com
Dedicated to Breaking down the latest informative Entertainment News. Devoted to telling the truth as is.
RELATED ARTICLES

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

- Advertisment -

Latest News

spot_img

Follow US

134,522FansLike
5,236FollowersFollow
6,533FollowersFollow