Monday, February 6, 2023
HomeUganda Music LyricsSheebah Karungi - Kale Maama Lyrics

Sheebah Karungi – Kale Maama Lyrics

Kale maama, no no no
All what I want is another baibe
All that she wants, is another baibe
(Sheebah mushambada)

Nga nakwaagala n omutima gwona
Laba omutima noyumenya gwona
Gwe wankyaaya ne love yonna
Nakukyaawa n omutima gwonna
(Kale maama) nakufujja
Sisobola kumila amalusa nagawanda
Bweba nga kyokolo
Bajijja ku chupa yaaye
Nga embwa eyayaguka eyava ku makama waayo
Eyo tuveeyo eyo kati navaayo
Navaayo wafuuka byaafayo ebyabaayo
Ne nambayo najeerabila
Nabisiimuula
Byewankola nabyelabila
Naye siri elabila
Omukwano ogwali amata gaafa
Mwaana yayonona mu pamper
Glass mu onyweera yayatika
Kati watuula ku bbomu yatulika
Kati obiwundu nayize nze n okubinyiga
Nakuwonna gwe wali just kano kasenyiga
No no no

Nga nakwaagala n omutima gwona
Laba omutima noyumenya gwona
Gwe wankyaaya ne love yonna
Nakukyaawa n omutima gwonna
Nga nakwaagala n omutima gwona (kale maama)
Laba omutima noyumenya gwona (kale maama)
Gwe wankyaaya ne love yonna (kale maama)
Nakukyaawa n omutima gwonna (kale maama)

Nawaandiisa ne pencil ku ndagaano yomukwaano
Nenfuna rubber nembisangula (level)
Nasigaza biwuundu
Eby enkwagulo ku mutima nze wankwagula (yes)
Bintu ebimu gwe byaakulema obikwasaganya
Wadde nagezaako otegateganyah
Wasala ne border kati oli kenya otunenya
(Artin on the beat)
Nvaako biveeko ebyo
Enkoko yo yabuuka okuva mumikono gyo
Sikyaabalibwa mu mikwano gyo
Nakukyaawa nenkyaawa ne mikwaano gyo
Empisa zo zaankyuusa nyoo

Nga nakwaagala n omutima gwona
Laba omutima noyumenya gwona
Gwe wankyaaya ne love yonna
Nakukyaawa n omutima gwonna
Nga nakwaagala n omutima gwona (kale maama)
Laba omutima noyumenya gwona (kale maama)
Gwe wankyaaya ne love yonna (kale maama)
Nakukyaawa n omutima gwonna (kale maama)
No no no (kale maama)

All what I want is another baibe
All that she wants, is another baibe
(All that she wants, is another baibe)

Sean Musa Carter
Sean Musa Carterhttps://www.seanmusacarter.com
Dedicated to Breaking down the latest informative Entertainment News. Devoted to telling the truth as is.
RELATED ARTICLES

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

- Advertisment -

Latest News

Follow US

134,522FansLike
5,236FollowersFollow
6,533FollowersFollow

Weekly Popular