Tuesday, January 31, 2023
HomeUganda Music LyricsMulinze Bidde Lyrics by Suspekt Leizor

Mulinze Bidde Lyrics by Suspekt Leizor

Intro
Okusula ewaka ngumilamu batoni
Okakasa
Ngumilamu batoni
Zo party zafuka daily routine [Agambye atya?]
Suspekt Leizor
TON

Chorus
Mulinze bidde?
Abali ewaka mulinze bidde?
Tusimbude eno mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Eno tusimbude mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude eno mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude mwe mulinze bidde? [Hhmm…]

Verse I
Boy temumanyi kili eno [Mama]
Abasilikale tunywa nabo eno
Temumanyi kili eno
Lego big tune naye yasuze eno
Bali bamanyi omwaka gutusaze [Sabula]
Naye kukili wano guno tugusaze
Abana ebintu nga tubikoze
Similimu, party ze zitufula busy
Kati bebase, naye tebamanyi kili eno
Bakazi bamwe tulinabo eno [Tebamanyi]
Temumanyi kili eno
TON naye yasuze eno

Chorus
Mulinze bidde? [Ehh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Tusimbude eno mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Eno tusimbude mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude eno mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude mwe mulinze bidde? [Hhmm…]

Verse II
Okusigala ewaka ngumilamu batoni [Agambye atya?]
Hhmm…ngumilamu batoni
Zo party zafuka daily routine, daily routine
Naturally, tuli bar made tukuba A to Z
Wetuteyagalile wano tugende Tz?
Dj yongeza base tulumye ku batesi
Wano twaze ku date bouncer gaala gate
A..a..a apina kisita kata fasta fisita
Apina kasta fista kafasta [Ehh!]
Apina kisita monster amasa majja de don
Kata banger fasta fasta

Chorus
Mulinze bidde? [Ehh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Tusimbude eno mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Eno tusimbude mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude eno mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude mwe mulinze bidde?

Verse III
Awatali kikili I can’t be happy [Layila?]
Sisigala waka neda wapi, wapi
Ki bestie kizina darty [Good, good]
Good energy is all we gat
Kati bebasse, naye tebamanyi kili eno [Hehe]
Bakazi bamwe tulinabo eno [Tebamanyi]
Temumanyi kili eno
TON naye yasuze eno
Abafa bapapa ebyana byetala
Tuli luno mumulembe ggwasoba
Abafa bapapa byana byetala
Ffe tuli mumulembe ggwasoba

Outro
Mulinze bidde? [Ehh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Tusimbude eno mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Eno tusimbude mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude eno mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Abali ewaka mulinze bidde?
Ffe tusimbude mwe mulinze bidde? [Ehhh!]
Ehhh

Watch it below:

Sean Musa Carter
Sean Musa Carterhttps://www.seanmusacarter.com
Dedicated to Breaking down the latest informative Entertainment News. Devoted to telling the truth as is.
RELATED ARTICLES

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

- Advertisment -

Latest News

Follow US

134,522FansLike
5,236FollowersFollow
6,533FollowersFollow

Weekly Popular